Amawulire

Akaveera tekanaba kuddawo- gavumenti

Ali Mivule

June 19th, 2015

No comments

Kaveera ban 2

Gavumenti ate yefuludde ku bintu by’akaveera n’eddamu okukawera

Minisita akola ku by’amawulire Jim Muhwezi agambye nti tenaba kuzzaawo kaveera

Muhwezi agamba nti bakimanyi nti akaveera ka bulabe  kale nga tebasobola kukakkiriza

Ono asabye ekitongole ekikola ku by’obutonde bw’ensi ekya NEMA okugenda mu maaso n’okukwata abakozesa obuveera.