Amawulire

Akakiiko ku by’obulambuzi bya Buganda

Ali Mivule

February 17th, 2014

No comments

Katikkiro mayiga at Kasubi

Katikiro Wa Buganda, Owek.Charles peter Mayiga atongozza akakiiko akapya akagenda okukuuma  n’okulondoola ebifo by’obwakabaka bwa Buganda eby’obuwangwa.

Amanya g’abatuula ku kakiiko kano gawerezeddwa dda eri Ssabasajja okubakakasa.