Amawulire

Akabenje kasse bana

Ali Mivule

November 8th, 2013

No comments

Accident at Kakira

Abantu bana beebafiiridde mu kabenje akagudde e Kakira ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga.

Akabenje kano kabaddewo enkya ya leero nga kavudde taxi no. UAT 875K etomeraganye ne ki Fuso ekibadde kitisse seminti

Aduumira poliisi ekola ku ntambula y’ebidduka, Edison Turamyomwe akabenje akatadde ku ndiima

Ki loole kino kyalemereddwa okusiba nekigwa mu kikko olwo nekikoona taxi.

Abagenze bategerekese nga Peter Ofwono, omutuuze we Lubaga, Rose Nyamwere owe Kampala n’abalala

Mu bafudde era kubaddeko ne bebi akutuseeko omutwe

Turamyomwe agamba nti abasabaaze abawera mu taxi bafunye ebisago.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *