Amawulire
Abenyigira munvuba embi gabamyuse
Bya Ruth Anderah,
Abantu 7 abagambibwa okuba nti beyambisa obutimba obutakirizibwa mu byenvuba batanzidwa emitwalo 50 buli omu bwezibarema bakwebaka mu kabula muliro emyezi 12
Bano balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Fred Ouma, oweddaala erisooka ku kkooti eyokuluguudo Buganda Marion Mangeni ne bakkiriza emisango gyabwe.
Omulamuzi ategezeza nti ekibonerezo kino kyakubayamba bademu akobuntu nokuyiga okugondera amateeka.
Bano bakwatibwa nga March 13th 2021 e Luzira ku mwalo.