Amawulire

Abe Sheema balajanidde gavumenti kunjala ebaluma

Abe Sheema balajanidde gavumenti kunjala ebaluma

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Gavumenti esomozeddwa, okutekamu amaanyi okwetegekeranga ebibamba nokukkaasa nti egwanga libeera nemmere emala.

Ebintundu bingi okwetoloola egwanga, wetwogerera nga bali mu kutya olwenjala ebolekedde.

Kino kidiridde obutyabaga obubaddewo gyebuvuddeko okuli amataba nembuya ebyakuba ennimiro zabantu.

Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Sheema, Rosemary Nyakikongoro agambye nti ekitundu kye, kyekimu ku byasinga okukosebwa.

Agabye nti abamu wetwogerera enjla yabatandiseeko dda, nakubira gavumenti omulanga okubadukirira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *