Amawulire

Abe Buikwe bagala ssomero

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze be Kigaya mu gomboloola ye Najja mu district ye Buikwe bakubye omulanga nti bayamabibweko gavumenti okubasembereza amassomero mu kitundu kyabwe.
Bano bategezeza nti essomero lyebalina ku mwalo, abajaasi ba minsita omubeezi owamazzi Ronald Kibule balyonoona.
Bino byava ku nkyana ku tteka minister lyeyali yagula.
Sound: Abatuuze Golomolo
Wabula akulira ebye’njigiriiza e Buikwe Bill Tomusange
abasabye okubeera abakakamu nti gavumenti yakubategekera.
Wabula gyebuvuddeko gavumenti yalangirira nga bwesazizaamu ekyapa ekyali kyafulumira ku ttaka lino, eryaliko enkyana, kubanga lya bwakabaka bwa Buganda.