Amawulire

Abayizi bayimbuddwa

Ali Mivule

February 25th, 2013

No comments

muk studennts

Abayizi be Makerere abakwatibwa mu kwekalakaasa kyaddaaki bayimbuddwa

 

Bano basindikibwa e Luzira ku lw’okusatu ng ababalanga kwetaba mu lukungaana olumenya amateeka

 

Bano balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Esther Nansambu abatadde ku mitwaalo 10 buli omu.

Students of Makerere University have been granted bail.

Abayizi bano beeyimiriddwa bayizi banaabwe abasabiddwa obukadde 10 ezitali za buliwo

 

Bano bakuddamu okulabikako mu kooti nga 26 ne 28 omwezi ogujja.

Abayizi bano beekalakaasa nga bawakanya enkola ebalagira okusasula ebitundu 60 ku kikumi eza fiizi mu ssabiiti omukaaga ezisooka