Amawulire

Abayekeera bawaddeyo eri Uganda

Ali Mivule

November 7th, 2013

No comments

Rebel leader

Olwaleero omu ku baduumizi b’abayeekera ba M23 Sultan Makenge yeewaddeyo eri eggye l’yeggwanga erya UPDF, nga azze nebanne baabadde aduumira .

Ofwono Opondo nga ono y’ayogerera gavumenti ya Uganda , atugambye nti Makenge ayitidde mu kuumiro ly’ebisolo erya Mgahinga National Park, era n’ayanirizibwa amaggye ga Uganda .

Bino webigyidde ga mu sabbiiti eno yenyini ,bano kyebajje bakiteeke mu lwaatu nti bakooye okulwana, era nga beetegefu okukozessa emirembe okutuuka mu buyinza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *