Amawulire

Abawala abafuna embuto beyongedde

Ali Mivule

May 17th, 2017

No comments

Bya Eria Lugenda

Omuwendo gwa baana abawala abafuna embuto nga tebaneetuuka gweyongedde obungi mu district ye Nakaseke. Akulira e kitongole ki Nakaseke Community Child Care, Christopher Musisi agambye nti abaana abawala abali wakati wemyaka 14-17 bafuna nnyo embuto mu district ye Nakaseke okusinziira kukunonyereza ekitongole kino kwekyakola omwaka oguwedde era ensonga eno agikaatiriza bwati mu

Musisi agambye nti obuzibu buno buviira ddala kubazadde abatafaayo kuwa baana bawala bintu bye beetaaga mubulamu bwaabwe obwabulijjo nga .

Akubiriza abakulembeze bonna bekikwatako okukwataganira awamu okulabanga obuzibu buno bugweerawo ddala era nategeeza nti okunonyereza kuno kwakolebwa mu magombolala asatu .