Amawulire

Abavubuka basabye abakulembeze ku nkyukyuka mu mbeera yóbudde

Abavubuka basabye abakulembeze ku nkyukyuka mu mbeera yóbudde

Ivan Ssenabulya

October 9th, 2021

No comments

Bya Moses Ndaye,

Abakulembeze ba bavubuka okuva mu mawanga agakyakula basabye abakulembeze ba mawanga obutakoma kukyokulwanyisa enkyukakyuka mu mbeera yobudde.

Bano bagamba nti abavubuka nábaana bebasinga okukozesa ne nkyukakyuka mu mbera yobudde newankubadde tebeebuuzibwako.

Juliet Luwedde okuva mu kibiina kya African Youth Initiative on climate change, agamba nti abavubuka balina okuweebwa omwaganya okugyayo eddoboozi lyabwe mu kulungana COP-26 UN Climate change conference olugenda okubaawo nga 31st October – 12 November omwaka guno mu ggwanga lya Scotland.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *