Amawulire

Abavubuka bagumbye kukitebe kya NRM

Abavubuka bagumbye kukitebe kya NRM

Ali Mivule

May 12th, 2014

No comments

Youth begin Match

Ekibinja ky’abavubuka ba NRM okuva wano mu Buganda balumbye ekitebe ky’ekibiina kino wali e Kyadondo nga baagala okwogera n’omubaka w’abavubuka mu massekati g’eggwanga Patrick Nakabale.

Bano bemulugunyizza nga Nakabaale ono bweyabasubiz okubasisisnkana bateese engeri gyebagenda okuganyulwa mu nteekateka ya NAADS wabula nga kati n’okutuusa kati tebamukubangako kyamulubaale.

Twogeddeko n’abamu kubavubuka bano abalayidde obutava kukitebe kino okutuusa nga bawereddwa ensimbi ezibazze ewabobwe.

Nakabale wabula ye agamba nti abavubuka bano yabawerezza obubaka bwokussimu nga bweyabadde n’olukungaana olulala kale nga talaba lwaki bava mu mbeera. inja ky’abavubuka ba NRM okuva wano mu Buganda balumbye ekitebe ky’ekibiina kino wali e Kyadondo nga baagala okwogera n’omubaka w’abavubuka mu massekati g’eggwanga Patrick Nakabale.

Bano bemulugunyizza nga Nakabaale ono bweyabasubiz okubasisisnkana bateese engeri gyebagenda okuganyulwa mu nteekateka ya NAADS wabula nga kati n’okutuusa kati tebamukubangako kyamulubaale.

Twogeddeko n’abamu. Abavubuka bakaaye Nakabale wabula ye agamba nti abavubuka bano yabawerezza obubaka bwokussimu nga bweyabadde n’olukungaana olulala kale nga talaba lwaki bava mu mbeera.