Amawulire

Abavubuka bagala 35% ku ssente za ‘Parish Model’

Abavubuka bagala 35% ku ssente za ‘Parish Model’

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses

Olukiiko lwabavubuka mu gwanga olwa National Youth Council basabye gavumenti ku ssente za Parish Model, wakiri 35% zidde eri abavubuka.

Ssentebbe wolukiiko luno Jacob Eyeru agambye nti ensawo zabavubuka ezokwekulakulanya okuli Youth Livelihood Program ne Youth Venture Capital Fund tezikyaliwo ngabavubuka betaaga okuyamba.

Eyeru agambte nti era kinaaba kikulu nnyo okusomesa abavubuka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *