Amawulire

Abatigomya abantu e Iganga bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda.

E Iganda Police ekutte abantu 30 nga bano bateberezebwa okwetaba mu bumenyi bw’amateeka  mu bikujuko ebyamalako omwaka guno .

Twogedeko n’ayogerera police James Mubi  nagamba nti abaakwatibwa baali benyigidde mukubba amasimu, okunyakula obusawo bwabakyala kko nebirara

Ono agamba nti mukaseera kano abakwate bano baggwalidwa ku police ye Iganga  nate gyebanagibwa okutwalibwa mu kooti