Amawulire

Abatembeeyi babayodde

Ali Mivule

May 20th, 2014

No comments

vendor

Abatembeeyi b’okumakubo abasoba mu makumi 40 beebayoleddwa okuva mu kibuga.

Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti abantu bano babajje ku luguudo lwa Luwum, Kampala ne wandegeya

Kaujju agamba nti ekyewunyisa nti abasinga mu bakwatiddwa bayizi ba masomero abatalina kuba nga bakola

Kawuju agamba nti n’ekikwekweto ekikwata abagula ku bantu bano nakyo kyakugenda mu maaso