Amawulire

Abasuubuzi mu katale ka Namayingo central Market balabuddwa

Abasuubuzi mu katale ka Namayingo central Market balabuddwa

Ivan Ssenabulya

August 16th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda,

Omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Namayingo, Yahaya Kakooza labudde nti waakuggala akatale ka Central Market, abasubuzi bwebatafeeyo okugoberera amateeka nebiragiro okwetangira ssenyiga omukambwe.

Kakooza agambye nti eno tewali kwewa mabanja kimala, nebifo webanabira mungalo eintu ekyobulabe ekigenda okwongera okusasaana kwobulwadde.

Abajjukizza nti ebizinga bye Sigulu, Lorwe nkatale k’eNamayingo byebifo ebisnga obulwadde bwa COVID-19.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *