Amawulire

Abasomesa badduse mu bibiina lwamabanja

Abasomesa badduse mu bibiina lwamabanja

Ali Mivule

September 20th, 2016

No comments

moneyAbamu ku basomesa  mu disitulikiti ye Butaleja tebakyayagala kulinya mu bibiina nga batya okukwatibwa olw’amabanja ga banka agabali mu bulago.

Akulira ebyenjigiriza ku disitulikiti Phillip Kalyebbi agamba banji ku basomesa bano balina amabanja wakati w’ana n’omukaaga.

 

Wabula Kalyebi enenya abasomesa bano kubanga mukifo ky’okwewola ssente nebakolamu bizineesi ezileeta ku ssente, bazisasuliramu baana baabwe fiizi mu masomero ag’ebbeeyi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *