Amawulire

abasibe tebalina yunifoomu

Ali Mivule

August 15th, 2014

No comments

prisoners demonstrate

Kizuuliddwa nga abasibe abasoba mu 4000 bwebatalina yunifoomu.

yye akulira ekitongole ky’ebyamakomera  Johnson Byabashaija kino akitadde ku butaba nansimbi zimala.

Agamba olwobutaba na nsimbi zino, buli musibe bamuwa peya ya yunifoomu emu n’abakozi bwebatyo.

Wabula agamba nti kati embeera eno eri kalekaleko  okusinga nga bwegwaali wabula nga olufuna ensimbi baakugula endala.