Amawulire
Abaserikale 3000 batendekeddwa mu kukozesa CCTV camera.
Bya Samuel ssebuliba.
Police tegeezeza nga bwetandise okutendeka abaserikale abasoba mu 3,000, kubutya bwebayinza okudukanya camera zimulengera eza CCTV mukunonyereza kubuzzi bwemisango.
Twogedeko n’amyuka Director akola ku byempuliziganya Yusuf Sewanyana nagamba nti abakesi ba police 3000 Â bebatendekeddwa nga kuno kuliko abakola ku by’etambula,abaserikale ababulijjo, kko n’abalala.
Ono agambye nti abaserikale abalala batandise okutendekebwa mu byokusimba camera zino nebirara