Amawulire

Abasawo bómubyalo bagala gavt ebakolere enteekateeka eyókubagema

Abasawo bómubyalo bagala gavt ebakolere enteekateeka eyókubagema

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abasawo b’okubyalo basabye gavumenti okuyita mu minisitule yebyobulamu okubakolera entekateka ey’enjawulo bagemebwa ssenyiga omukambwe.

Bano bagamba nti obulamu bwabwe buli mu matigga, kubanga babeera mu bantu ku byalo, nga babajanjaba nokubalungamya mu nsonga zebyobulamu.

Basinzidde ku ddwairo lya gavumenti ekkulu e Mukono, gyebabadde bagenze okubagema wabula nebatasobola olwomujuzo.

Akuliddemu okugema ku ddwaliro lya Mukono General Hospital, Dr. Ruth Kaweesa agambye nti emiwendo gyabantu abajumbira okugema jibasusseeko.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *