Amawulire

Abapangisa bakuwandikibwa

Ali Mivule

January 27th, 2014

No comments

kaihura

Abapangisa bonna mu disitulikiti ye Mubende bakuwandikibwa.

Kino kigendereddwaamu kukendeeza ku misango gy’ettemu n’ettemu egisusse mu distulikiti eno

Mu ngeri yeemu n’amabaala gonna ssigakukola kusukka ssaawa ttano ez’ekiro.

Bino bituukiddwaako mu lukiiko lw’eby’ebyokwerinda olutegekeddwa poliisi n’abatuuze

AKulira ebikwekweto e Mubende Dan Ampadde agamba sabye abantu okukolagana ne poliisi okulaba nti amateeka agayisiddwa gassibwa mu nkola okukendeeza ku buzzi bw’emisnago mu kitundu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *