Amawulire

Ab’amaggye g’omukago bakwata abakazi mu somalia

Ali Mivule

September 8th, 2014

No comments

Somlia women raped

Alipoota efulumiziddwa ekibiina ekirwanirira eddembe ly’obuntu ekya Human Rights Watch eraze nti ab’amaggye g’omukago mu ggwanga lya Somalia baava dda ku mulamwa nebadda mu kukakaka abakyala omukwano

Amaggye gano kigambibwa okuba nga gakoseza amaanyi nga gakozesa akakisa nti abantu bano baba mu bwetaavu.

Omu ku bawala ebasobezebwaako, nga wa myaka 15 yalombozze ng’abakulu bano bwebasooka okumusikako akatambaala ku mutwe nga nebanna mutunuza mu mbuga ya sitaani

Amaggye g’omukago agali mu Somalia galimua bajaasi emitwaalo ebiri mu enkumi bbiri ng’omukago guno gusuubizza okunonyereza ku nsonga eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *