Amawulire

Abalongo bannabansasaana bazaaliddwa e Soroti

Ali Mivule

September 23rd, 2014

No comments

joined twins (6)

Waliwo abalongo ba nabansasaana abazaaliddwa mu ddwaliro lye Soroti.

Esther Akello ow’emyaka 19 mutuuze ku kyaalo Omulala mu gombolola ye Asuret e Soroti

Abaana bano beegattira ku bubina.

Atwala eddwlairo lino Dr Emmanuel Batibwe  agambye nti omuwala ono bamuwadde ekitanda olunaku lwajjo ng’olubuto lumuluma kyokka n’alemererwa okusindika,kwekumulongoosaamu abaana bano.

Omukyala ono yeetaga obukadde 10 okulongoosa abaana bano kyokk ang’abasawo bagamba nti abaana bano tebaliiko mutawaana gwonna

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *