Amawulire

Abakozi basasuddwa

Ali Mivule

April 1st, 2014

No comments

teachers call off strike

Abakozi ba gavumenti kyaddaki basasuddwa

Omuwandiisi w’enkalakkalira mu ministule y’abakozi ba gavumnti Adhah Muwanga y’alangiridde bw’ati n’ategeeza ng’abakozi abawerera ddala 2000 bwebasasuddwa

Ono agambye nti lwaleero werunazibira ng’ensimbi zino ziri ku akawunta z’abakozi

Muwanga wabula agamba nti waliwo abamu ku bakozi abalina ebizibu eby’enjawulo nga bayinza okukerewa mu kyokka nga nabo bajja kuyambibwa

Kino kizze ng’abasomesa n’abasawo bateekateeka kwekalakaasa lwa musaala ogukereewa