Amawulire

Abakazi bebaasinga okulwala COVID-19

Abakazi bebaasinga okulwala COVID-19

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Minisitule yebyobulamu, etegezezza ngabasinga ku bantu abalwala ssenyiga omukambwe mu muyaga ogwokubiri bwebaali abakazi bwogerageranya ku basajja.

Bino byogeddwa, minisita webyobulamu Dr Ruth Aceng bwabadde anyonyola egwanga bweriyimirirdde ku mbeera yobulwadde bwa lumiima mawuggwe.

Engeri abantu gyebalwalamu, nayo agambye nti yakendedde.

Agambye nti abantu 6 ku banatu abalwala buli lunnaku bebafa ssenyiga omukambwe, ngabasinga ku bano bali mu myaka 50.

Wabula wadenga obulwadde bukendedde, mu bitundu okuli Kampala, mu Teso mu disitulikiti ye Soroti, Katakwi, Ngora obulwadde bukyali wagguli.

Ebitudu ebirala, okuli Acholi mu disitulikiti ye Amuru, Gulu endala obulwadde bukyegiriisa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *