Amawulire

Abagambibwa okutta abasiraamu mukaaga bakwate

Ali Mivule

January 12th, 2015

No comments

Kaweesa

Poliisi yakakwata abantu 6 ku byekuusa ku kuttibwa kw’abakulembeze b’abayisiraamu wano mu ggwanga.

Omukaaga bano baakwatiddwa okuva mu bitundu bya kampala ebyenjawulo .

Aduumira ebikwekweto bya poliisi mu ggwanga  Andrew Felix Kaweesi ategezezza nga abamu bwebakkirizza nga bwebabadde bawandiisa abantu okwegatta ku bayeekera ba ADF nga era essaawa yonna baakutwalibwa mu kkooti bavunanibwe.