Amawulire

Abadde katikkiro abanja

Ali Mivule

September 15th, 2014

No comments

Kyabazinga palace

Oluvanyuma lwa Busoga okufuna Kyabazinga omujja, Issabalangira w’obwakyabazinga  David Kawune Wakooli  akwanze palamenti ekiwandiiko nga ayagala kugabana ku bukadde 350 ezigenda okuweebwa Kyabazinga William  Gabula Nadiope.

Kawune agamba akoze nga Kyabazinga okumala ebbanga awatali musaala gwonna  kale nga yetaaga okusasulwa.

Kawune aludde ng’akola nga Kyabazinga bukyanga eyaliko Henry Wako Muloki okufa.

Ono era asabye