Amawulire

Ababaka beekalakaasa

Ali Mivule

December 4th, 2013

No comments

Parliamnet parking

Buli Muntu kati yekalakaasa nga n’ababaka ba palamenti nabo tebalutumidde mwana olw’obutaba nawebasimba mmotoka zaabwe.

Bano basazeewo kwekalakaasa nga bawakanya eky’obutaba nawebasimba mmotoka.

Ababaka okuli  Steven Ochola ,  Roland Mugume n’abalala bakooye okweva obusente bwaabwe nga basasula ew’okusimba emmotoka zaabwe sso nga presidenti Museveni yaggulawo ekifo gaggadde webasobola okusimba emmotoka zaabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *