Amawulire
Ababaka basabiddwa kuteeka lya Bayinginiya
Bya Moses Ndaye,
Ababaka mu lukiiko lwe ggwanga olukulu basabiddwa okwanguyirizako okukola ennongosereza mu tteeka lya Bayinginiya basobole okulwanyisa abafere aberimbika mu mulimo gwabwe
Minisita omubeezi owebye mirimu Peter Lockeris agambye nti mu tteeka lino gavt yakusobola okuwanirira bayinginiya bonna okukola omulimo gwabwe nobukugu
Bino abyogedde ali ku mukolo ogwokukuza olunaku lwabayinginiya munsi yonna nagamba nti ennongosereza mu tteeka lya Engineers’ Registration Act 1969 zakuyamba okulwanyisa abafere abali mu mulimo guno