Amawulire

Ababaka baanirizza eby’okuteesa

Ali Mivule

November 29th, 2013

No comments

m7

Abamu ku babaka ba parliament basanyukidde ekiteeso ky’omukulembeze w’eggwanga okuteesa ne bannabyabufuzi abavuganya gavumenti  mu kibuga Kampala.

President Museveni, bweyabadde ayogerako n’abatuuze mu district ye Lwengo, yagambye nti mwegetefu okuteesa ne Lukwago ne banne okuleetawo emirembe mu kibuga.

Ababaka okuli Julius Junjura,Patrick Nsanja ne David  Bahati  bagambye enteseganya zino zetaagisa mangu ddala olw’embeera eri mu kibuga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *