Amawulire

Ababaka ba palamenti bagenda kulambula ku banaabwe.

Ababaka ba palamenti bagenda kulambula ku banaabwe.

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba.

Parliament esazeewo okubaako ekibinja ky’ababaka kyesindika e Gulu okugenda okwetegereza embeera yababaka abaakwatidwa gyebalimu.

kino ekiteso kireteddwa Nampala wa government Ruth Nankabirwa nga on agambye nti  okusinziira ku mbeera eriwo walondebweyo abantu 6 bagenda balondoole ebifa kubabaka bano.

Abalondeddwa kuliko Allan Ssewanyana, ne Gilbert Oulanya kuludda oluvuganya government, songa kuludda lwa government  Jova Kamateka, Aja Balyayanga ne Doreen Amule okugenda balambule kubabaka bano, songa kuludda olutalina bibiina omubaka Jacob Oboth yaagendedeko