Amawulire

Abaana bavumirirdde eby’okubatulugunya

Abaana bavumirirdde eby’okubatulugunya

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye

Abaana balaze okutya ku bikolwa ebyokubatulugunya ebibatusibwako, nga bagamba nti era byeyongedde nnyo okuva mu biseera byomuggalo.

Abaana bano nga begattira mu kibiina kya High Sound for Children Media Club, bogedde ku butambi obwagenze busasana ngomukazi akakanye ku mwana owemyaka 5 abamukuba nokumulinnyalinnya.

Poliisi yategezezza nti omukyala pono ye Patience Uwimana nga bamuyigga, okumukwata avunanibwe.

Kati abaana nabo bagamba nti abazadde oluusi berabira obuvunayizbwa bwabwe obwesalira nti balina kubakuuma, ate nebatandika kubausaako buvune.