Amawulire

abaana babikkiddwa ekizimbe

Ali Mivule

October 2nd, 2014

No comments

building collapses

Abaana babiri bakubiddwa ekizimbe ekikadde nebafiirawo

Bino bibadde bakasongola ng’abagenzi bategerekese nga Winnie Muduwa ow’emyaka omusanvu ne mwanyina Gift Nicholas.

Ayogerera poliisi mu kitundu kino Lameck Kigozi atuubulidde nti enyumba esse abaana bano eri ku ttaka ly’amaggye nga lino lyafuumulwaako abantu abaali balyesenzaako

Kigozi era awakanyizza ebigambibwa nti abaana bano bafudde amaggye gasengula abantu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *