Amawulire

Aba taxi beekalakaasizza

Ali Mivule

December 30th, 2013

No comments

Taxi drivers strike

Abagoba ba taxi abakedde okwekalakaasa kyaddaaki bakkakkanye nebadda ku mirimu gyaabwe.

Bano babadde bawakanya y’omuggagga agambibwa okuzimba mu kkubo erifulumya motoka ekikosezza eirimu gyaabwe

Poliisi ne KCCA bamaze nebabiyingiramu era nebasalawo nti obuyumba bumenyebwe

KCCA eragidde nti obuyumba obwogerwaako bwonna bumenyebwe aba taxi bano basobole okukola emirimu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *