Amawulire

Aba Pakistan bawewuse- egy’obuliisa maanyi gibajjiddwakao

Ali Mivule

April 23rd, 2014

No comments

pakistanis

Omuwaabi wa gavumenti banansi b’eggwanga lya Pakistani babiri abajjeeko  emisango gy’okukaka omuwala ow’emyaka 23 omukwano wabula nebagulwako gyabusiyazi.

Bano babadde bavunanibwa kukakana ku muwala ono nebamukaka omukwano mu kirindi.

Omulamuzi wa kooti ya City Hall  Juliet Hatanga era omusango egusindise mu kooti ya Buganda Road okwongera okuwulirwa nga 25 April.

Bano bavunanibwa nebanabwe abalala 2 abakyalira ku nsiko.