Amawulire

Aba FDC bagenze mu kkooti

Aba FDC bagenze mu kkooti

Ali Mivule

December 1st, 2015

No comments

File Photo: bana kibiina kya FDC ngali mu tabamiruka

File Photo: bana kibiina kya FDC ngali mu tabamiruka

Ensonga z’ani anakwata bendera y’ekibiina kya FDC ku kifo kya meeya we Lubaga zigenze mu kkooti.

Kiddiridde ekibiina okuwandiisa Joyce Nabbosa Ssebugwaawo ng’akuttte bendera y’ekibiina awatali kamyufu.

Aloopye ekibiina  yeeyali amyuka akyogerera John Kikonyogo

Kikonyogo agamba nti yalinda akamyufu k’ekibiina nga teri kivaayo ate nga n’obudde buweddeko.

Kino kizze ng’akakiiko akalondesa kamalirizza okuwandiisa abagaala okukiika ku mutendera gweyesimbyeeko.