Amawulire

Aba DP bagenda mu kkooti kubya basomesa obutafuna musaala kyenkanyi

Aba DP bagenda mu kkooti kubya basomesa obutafuna musaala kyenkanyi

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Abékibiina kya DP, batiisizza okukuba gavumenti mu kkooti lwakusosola mu kusasula abasomesa emisaala nga abas ayansi baakulya nga balimi sso nga aba arts nokuytuusa kati bakyakukuluma olwabanaabwe abagenda okufuna obukadde obuna nga bbo mpaawo asukka kakadde.

Pulezidenti Museveni yasuubizza abasomesa bano olkubalowoozaako gyebujja nabalagira okudda mu bibiina.

Kati pulezidenti wa  DP Nobert Mao, agamba kimenya mateeka okwongeza abasomesa ba saysni aba arts nebalekebwa ebbali sso nga bakola omulimu gwegumu nga kati ayagala kkooti etaputa ssemateeka yeeba esalawo ku nsonga eno