Amawulire

Aba Bokoharam babasinzizza amaanyi

Ali Mivule

January 19th, 2015

No comments

Bkoharam seet more free

Abantu 20 ku abo ekinaana abawambibwa bamukwatammundu ba Bokoharam mu Cameroun bayimbuddwa

Minisita wa Cameroun akola ku nsonga z’eby’okwerinda ategeezezza nti abawambibwa bayimbuddwa amaggye bwegatandise okulumba enkambi yaabwe nga kati batandise okudduka okuddayo mu Nigeria.

Abasinga ku bawambibwa baana bato.

Bano beebantu abakasinga okubeera abangi okuwambibwa aba BokoHaram wabweru wa Nigeria.