Amawulire

Museveni awangudde

Ali Mivule

February 15th, 2013

No comments

Museveni winsPresident museveni awereddwa olukusa okukozesa akayimba ka mpenkoni ng’akake

Abasomesa be makerere babiri okuli Mwambusya Ndebesa ne Dr. Deo Nzarwa baali bwakanya eky’okuwa president  akayimba kano nga bagamba nti kagatta olunyankole n’olukiga ekintu ekikyaamu.

Wabula amyuka omuwandiisi weggwanidisizo ly’ebbintu ebitali bimu omuli enyimba ng’ono ye Mercy Kyomugasho agambye nti tewali teeka ligaana Muntu kugatta nnimi bbiri mu luyimba lumu.

Kati omuntu akozesa akayimba kano aba alina okufuna olukusa okuva eli president museveni

Akayimba kano yakakozesa nnyo mu kulonda kw’omwaka 2011