Amawulire
Banabyabulambuzi baanirizza enyonyi ye gwanga.
Bya Ben Jumbe.
Bbo abakola ku by’obulambuzi baaniriza obweyamo bwa government obw’okutuusa enyonyi ye gwanga obutasukka 2019.
Sabiiti ewedde minister akola ku by’ensimbi David Bahati yategeeze banamawulire nga enyonyi eno bwetuka mu gwanga obutasukka mwezi gwa April 2019.
Twogedeko n’akulira company eya Great lakes Safari Amos Wekesa naagamba nti situgaanye ekyokuzaawo enyonyi kyetagisa, naye ate kiggwana kikakasibwe nti enaagasa e ggwanga .
Kati ono agamba nti ensimbi zigwana zitekebwe mu bwakitunzi, enyonyi eno efune akatale