Ebyobusuubuzi

Abasubuzi b’enyama basomeseddwa ku mutondo.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Ekitongole ekikola ku by’emitindo ekya Uganda national bureau of standards kisabye abatunda enyama mu gwanga okufaayo ku by’omitindo gw’enyama, kino kitaase ekifaananyi ky’enyama ya uganda kubutale  obw’omunda . Bweyabadde ayogerako eri abatunzi b’enyama akawungezi akayise,amyuka akulira ekitongole kino , nga ono yakola […]

Embalirirwa ya 2018-2019 eyisiddwa palamenti .

Ivan Ssenabulya

June 1st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Palamenti olwaleero eyisizza  embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi ogujja 2018/19  nga eteredwamu omwesedde 32 mu obuwumbi . Embalirirwa  eno eyisiddwa erimu obwesedde 9.400   nga zino zakudukanya emirimo gya government, Obwesedde 13 zabyankulakulana, songa obwesedde 10 zakudukanya bitongole bya government. Wabula ye minisita akola ku […]

Abalimi ba vanilla basomeseddwa ku ky’okukuuma omutindo.

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya. Abalimi ba Vanilla wano e mukono basabiddwa okufaayo ku nsonga y’omutindo naddala nga beewaala okukungula akyali omuto. Kuno okulabula kukoleddwa akulira ekibiina ekya UVAN Ltd  Aga Ssekalala Jr, nga ono okwogera bino abadde asisinkanye  a bantu be Kimennyedde wano e mukono. Ono […]

Banka enkulu egwana kunonyerezaako ku nkozesa yaayo eyensimbi.

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Ebitongole bya Gavument ebikola ogw’okulondoola ensimbi okuli Palamenti , kalisoliiso wa gavumenti ne ssabalirizi webitabo bya gavumenti basabidwa okutwala akadde beetegereze ebigenda mu maaso munzirukanya ya banka enkulu eye gwanga. Bino bigidde mukadde nga banka eno yaakavaayo okusaba eweebwe obuwumbi 500 nga […]

Okuzimba ebibangirizi by’abannamakolero sibyakuyamba.

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Banabyanfuna bakolokose entekkateeka za government ez’okuzimba ebibangirizi by’abanamakolero ebirara okwetoloola egwannga lyonna. Bino bigidde mukaseera nga government eyagala kuzimba ebifo ebiwerere dala 22 ng’omu kukaweefube owokusitula eby’amakolero mu gwanga Twogedeko ne Dr Fred Muhumuza nga  ono mukugu mu by’enfuna n’agamba nti bamusiga […]

Kompuni ya UTL yakuweebwa layisinsi ya myaka abiri.

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2018

No comments

Bya Rutah Kemigisa. Kyadaki Gavumenti t eragidde kampuni  eya Uganda Telecom Limited okukwatagana n’akakiiko akakola ku by’empuliziganya balabe bwebayinza okwogezaayo liyinsi  yaabwe kati eweze emyaka 20. Bwabadde ategeeza banamawulire ebyakaanyizidwako mu lukiiko lwaba minister  minister akola ku by;amawulire nga ono ye Frank Tumwebaze  agambye nti […]

Shoprite yakugulawo amatabi amalala abiri mu kampala.

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba Ssemaduuka wa  Shoprite  tutegeezedwa nga bwategese okwongera okuggulawo amatabi amalala mu uganda Bino webigiidde nga shoprite yakagulawo etabi edala wano ku Acacia mall,songa era basuubizza nga bwebagenda okugulawo ematabi amalala abiri. Twogedeko n’akulira Shoprite mu Uganda Jayte Slabbert  nagamba nti mutabi lya […]

Okutimba enkalala z’abalonzi kutandise.

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. E Rukungiri ewagenda okubeera okulonda okw’omubaka  omukyala owa district agavaayo galaga nga okutimba enkalala z’abalonzi bwekutandise leero olwo abalonzi batandike okunoonya amanya gaabwe, ko n’okumanya abaafa , n’abaasenguka. Entekateeka eno etandise leero, wabula nga yakugendera ddala mu maaso okutuusa nga 9th May […]

Ssabaminisita anyonyodde ekivudeko okulinya kwa seminti mu uganda.

Ivan Ssenabulya

April 26th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.   Ssabaminister we gwanga lyatu Uganda Dr Ruhakana Rugunda  ategeezeza nga ebeeyi ya seminti  okulinya bwekivudde ku bantu abagula seminti  okweyongera okulinya buli kadde. Bino bigidde mu kaseera nga abantu abagula cement mu Uganda bakaaba olw’ebeeyi eyewanise nga mu kaseera kano ensawo […]

Banabyanfuna balabude ku musolo gwa Mobile money ne Bank.

Ivan Ssenabulya

April 23rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.     E bibiina by’obwanakyewa bisabye gavumenti okuddamu okwetegereza emisolo emipya gyeyagala okuteeka ku banayuganda mu mwaka guno ogwebyensimbi ogujja, kubanga egisinga gyakunyigga banayuganda. Bwabadde ayogera ne banamawulire Nelly Busingye okuva mu kibiina kya SEATINI Uganda , agambye nti emisolo ku mobile […]