Ebyobusuubuzi

Ba nekolera gyange mutondereewo abantu emirimu

Ba nekolera gyange mutondereewo abantu emirimu

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ba nekolera gyange bajjukiziddwa nabo okutwala obuvunayzibwa obwokutondawo emirimu, eri abantu ssi kukinenya ku gavumenti yokka. Bwabadde ayogerera lukungaana olwamakampuni agasajakudde olwa Top 100 olwaltegekeddwa Monitor Publications Limited, omusubuzi Patrick Bitature agambye nti gavumenti terina busobozi butondawo mirimu emirungi ate ejimala eri […]

Baneekolera gyange banyigirizibwa mu butale

Baneekolera gyange banyigirizibwa mu butale

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2018

No comments

Bya  Samuel Ssebuliba. Gavumenti esabiddwa okuteeka essira mu kutumbula bu bizinesi obutonotono, Uganda bweba yakukula mu byenfuna. Akulira eby’emirmu mu kitongole kya SEATINI Africa Kiiza agamba nti Banayuganda  bamanyi kinene ku bikwata ku by’obusubuzi naye ate batono ababiganyudwamu. Ono awabudde nti gavumenti erina okukoma ku […]

Okubba amasanyalaze kweyongedde.

Okubba amasanyalaze kweyongedde.

Ivan Ssenabulya

October 29th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Ekitongole ekikola ku by’amasanyalaze ekya UMEME kitegeezeza nga bwekifiiriddwa ensimbi obuwumbi 1.9 nga zino zigenda mubabba amasanyalaze wano e Nakulabye. Twogedeko ne Manager wa Umeme mu bitundu  bino Mwesigwa Musiguzi,  naagamba nti ebifo mwebasinga okubba amasanyalaze kuliko Lubya,Masanafu, Namugona , Kawala . […]

Banka enkulu esubizza okunonyereza ku nsonga zabagobwa

Banka enkulu esubizza okunonyereza ku nsonga zabagobwa

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Bank ya Uganda enkulu etegezezza nti yakunonyereza ku kwemulugunya kwabaali abakozi mu Crane Banka 400 abagobwa mu bumenyi bwamateeka, banka eno bweyali etundibwa eri DFCU. Bano kidiridde okuwandikira banka enkulu, nga babanja ensimbu bwuwmbi, babaliyiriore mu nnaku 45 zokka. Kati omwogezi wa […]

Poliisi erabudde ku bafere bazi yinsuwa

Poliisi erabudde ku bafere bazi yinsuwa

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2018

No comments

Bya Moses Ndaye Poliisi erabudde amakapampuni ga insure begendereze ku bantu abafere, abajingirira satifikati zaabwe ezokufa basobole okubba insurance. Okusinziira ku Abel Muhwezi omunonyererza wa poliisi kubya insure, agambye nti abantu benyigidde nnyo mu muze guno ensangi zino nekigendererwa okufuna ebintu ebyobuwerere kyokanga bakyali balamu. […]

Enkola eya kontulakiti yesanidde mu byobulimi

Enkola eya kontulakiti yesanidde mu byobulimi

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2018

No comments

Bya Sam sebuliba Omumyuka wa gavana wa banka ya Uganda enkulu Luis Kasekende asabye abantu batandike okwettanira enkola ya contract mu busubuzi, bwebyobulimi wakati wabaguzi nabatunda. Bwabadde ayogerera mu musomo gwebyobulimi ogwatefekeddwa aba Uganda Agribusiness Alliance  ogwabadde e Munyinyo, Kasekende agambye nti kino kyakuyamba okugatta […]

Okumanyisa abantu ku yinsuwa mu Uganda kukyabulamu

Okumanyisa abantu ku yinsuwa mu Uganda kukyabulamu

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abamakampuni ga yinsuwa mu Uganda bagamba nti okumanyisa abantu ku mirimu gyabwe kukyabulamu, nga kusomozebwa gyebali. Chief Financial officer ku UAP insurance, Allen Kyambadde agamba nti buli mwaka banan-Uganda akakadde 1 nekitundu 5 batambula okugenda emitala wamayanja mu mwanga agenjawulo okwetoola ensi, […]

Abavubi e Kimmi balajana

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abavubi mu bizinga bye Kimmi mu gomboloola ye Koome ku nnyanja Nalubale bali mu maziga oluvanyuma lwamagye ge gwanga okubakakanako nebabakuba emiggo, okubasiba nokubasulira obwennyanja obuto mu mmaali yaabwe. Bano balajanidde omubaka wekitundu kino Johnson Muyanja Ssenyonga ensonga zabwe azituuse mu mbuga […]

Gavumenti yakugula ekidyeri ekisala omugga Kagera.

Gavumenti yakugula ekidyeri ekisala omugga Kagera.

Ivan Ssenabulya

October 10th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni akakasiza nga government bwegenda okugula ekidyeri ekigenda okugatta ekitundu kya Uganda n’amaserengeta ga Tanzania nga kiyita kumugga Kagera. Bweyabadde ayogera ku mikolo egy’okukuza ameefuga ge gwanga wano e Kyotera , president yagambye nti aludde nga asuubiza abantu […]

Amasanyalaze gaakusigala nga gaabuseera.

Amasanyalaze gaakusigala nga gaabuseera.

Ivan Ssenabulya

October 8th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Kikakasiddwa nga bannayuganda bwebagenda okwongera okusasula obuwanana mu masanyalaze, newankubadde amabibiro g’amasanyalaze amalala gaze gagulwawo. Bino bigidde mukadde nga government etegese okugulawo amabibiro okuli  Karuma ne Isimba . Bwabadde afulumuya Alipoota ekwata ku bungi bw’asanyalaze  nabutya bwebukwatagana ne enkulakulana, eyakulidemu okukola  alipoota […]