Ebyobulamu

Mulongoose amalwaliro g’emitwe

Mulongoose amalwaliro g’emitwe

Ali Mivule

January 7th, 2016

No comments

Minisitule y’ebyobulamu esabiddwa okwongera okulongoosa amalwaliro agajanjaba abalwadde b’emitwe. Abakugu mu nsonga z’emitwe bagamba abalalu basukkiridde ku makubo lwa gavumenti kulemererwa kubakuumira mu malwaliro. Omwogezi w’ekibina ekibudabuda abantu mu ggwanga Ali Male agamba abantu bano bafuukidde ddala ekizibu nga betaba mu buzzi bw’emisango okuli okulumba […]

Abavubuka ssiba kwekalakaasa

Ali Mivule

December 14th, 2015

No comments

Abatuuze mu disitulikiti ya Abim basazizzamu akediimo kaabwe kebabadde bategese okulaga obutali bumativu bwabwe ku ky’okuwumuza abasawo 3 abalambuza Dr. Kiiza Besigye eddwaliro lya disitulikiti nga liri mu mbeera mbi. Abatuuze bano basazizzamu akediimo kano oluvanyuma lw’omuwandiisi wenkalakalira Dr. Asuman Lukwago okuvumirira ekiteeso ky’okuwummuza abasawo […]

abalina siriimu baboolebwa

Ali Mivule

December 10th, 2015

No comments

Gavumenti esabiddwa okwongera okubangula abantu ku ngeri y’okukwatamu abantu abalina obulwadde bwa mukenenya. Akulira ekibiina ekigatta abalina mukenenya Dora Kikyonkyo agambye nti abantu bangi abalina mukenenya naddala abakyala bakyaboolebwa nga bangi babalaba ng’abenzi. Agambye nti bangi tebafiibwaako, tebafuna bujjanjabi ate nga tebafuna na bubaka bwetaagisa […]

Abalina omusaayi ogutakwata babaano

Abalina omusaayi ogutakwata babaano

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Obadde okimanyi nti waliwo abantu abalina omusaayi ogutakwata nga ssinga bafuna ekiwundu guyiika okutuuka lwebafa. Kakati abantu abasoba 50 beebasangiddwa n’embeera y’abantu balina omusaayi ogutakwata Bano babazuulidde mu nkambi ekubiddwa ku ddwaliro e Mulago ng’etegekeddwa abalwanyisa ekirwadde kino Omusawo e Mulago Mary Nziabake, agambye nti […]

Mubunyise enjiri ku siriimu

Mubunyise enjiri ku siriimu

Ali Mivule

November 26th, 2015

No comments

Bannayuganda bulijjo bakubiriziddwa okubunyisa enjiri y’okulwanyisa siriimu mu ggwanga. Obubaka buno buwereddwa ab’ekibiiina ekilwanyisa mukenenya ekya Uganda Cares nga bali wamu ne dembe FM mu kawefube gwebaliko okulonda abatontomi abanywedde mu banaabwe akendo mu kuyiiya ebitontome ebirimu obubaka bw’okulwanyisa mukeneneya. Omu ku bakulira ekibiina kino […]

Abe Masaka bafunye ebyuma

Abe Masaka bafunye ebyuma

Ali Mivule

November 24th, 2015

No comments

Omu ku besimbyeewo ku bukiise bw’omubaka omukyala e Masaka awaddeyo ebikozesebwa mu malwaliro 2 nga bibalirirwamu obukadde 500.. Mary Babirye Kabanda nga era mukiise mu lukiiko okuva e Buddu y’awaddeyo ebikozesebwa eri eddwaliro lya Butende Health Center iiine  Sunga health center iii gonna nga gali […]

Abayiga obusawo e Mulago beediimye

Abayiga obusawo e Mulago beediimye

Ali Mivule

November 18th, 2015

No comments

Ab’eddwaliro lye Mulago bawakanyizza ebigambibwa nti abayiga obusawo babanja emyezi esatu Abayizi bano bakedde kwediima nga bagamba nti ensimbi zaabwe zasaliddwaako emitwalo 25. Bano bategeezezza nti ensimbi zaabwe zebalina okufuna giri emitwalo 85 kyokka nga babadde bafuna emitwalo 60 okumala emyezi esatu. Omwogezi w’eddwaliro lye […]

Abapoliisi bakujjanjabwa

Ali Mivule

November 16th, 2015

No comments

Poliisi asazeewo okutuusa obujjanjabi ku bantu baayo. Bano bakwataganye ne gavumenti ya Iran okutambula nga bajjanjaba abapoliisi n’okukebera endwadde ezitali zimu. Atwala ebyobulamu mu poliisi Dr. Emanuel Nuwamanya agambye nti bajja kutambula nga bakebera kokoolo, okuyamba abakyala abali embuto, n’okukebera siriimu Kino kyakutandika ku lw’okusatu […]

Monitor ewagidde kokoolo

Monitor ewagidde kokoolo

Ali Mivule

September 29th, 2015

No comments

KKampuni ya Monitor Publications Limited ng’eno y’etwaala Dembe FM ekwataganye ne bannakyeewa okutongoza kawefube w’okulwanyisa kokoolo asinga okutawaanya abakyala Abantu bajja kukeberebwa kokoolo w’amabeera n’owa nabaana ku bwereere kko n’okusomesa abantu ku ngeri y’okwewalamu kokoolo. Kino kiwagiddwa ebibiina nga Uganda HealthCare Federation ne National Cancer […]

Abasawo abanajjamu embuto babaano

Abasawo abanajjamu embuto babaano

Ali Mivule

September 28th, 2015

No comments

Minisitule ekola ku by’obulamu etendese abasawo abasoba  mu 7000 , nga bano bagenda kujanjaba bakyala abagyamu embuto nezibeefulira. Tutegeezeddwa nti bano okutendekebwa kiddiridde naddala abawala okukulamu embuto nebamala nebeekekwa era bangi mu kino nebafa Kamisona akola ku  by’okuzaala mu ministule eno Dr.Collins Tumwesigwire  atugambye nti […]