Amawulire

Okujjukira Mandela-kati omwana gumu ng’afudde

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

Ebikujjuko ebitali bimu bigenze mu maaso mu ggwanga lya South Africa okujjukira nga bweguweze omwaka bukyanga  Nelson Mandela afa Wabaddewo okussa ebimuli ku malalao g’omugenzi n’empaka z’emizannyo egitali gimu. Abavumirira ekiboola langi era beegasse ku namwandu wa Mandela Graca Machel okwetaba mu kusabira omwoyo gw’omugenzi […]

Abagambibwa okubeera abatujju bazzeeyo e Luzira

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

Abantu ekkumi abakwatibwa mu Kisenyi nga bavunaanibwa ogw’obutujju baddiziddwaayo ku alimanda e Luzira. Omulundi ogwokusatu balabiseeko maaso g’omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road  Simon Kintu n’abalagira okudda mu kkooti nga 19 December kubanga okunonyerezaa kukyagenda mu maaso. Bano bavunaanibwagwa kuyamba ku bakambwe ba  al-Shabab okutigomya […]

Abaana b’okunguudo bakaaba

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

Waliwo ekibinja ky’abaana b’okunguudo abakwanze palamenti ekiwandiiko nga beemulugunya ku bukambwe obukozesebwa ababagoba ku nguudo nga era baagala bukome mbagirawo. Abaana bano abavudde mu nzigotta ymu Kisenyi bakwasizza sipiika wa palamenti ekiwandiiko nebamusindira ennaku nga poliisi bwebatuntunza naddala mu biseera by’ekiro nga oluusi babakanda okuwaayo […]

Eyajjamu omukazi olubuto n’afa atuyaanye

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

Okuwozesa omusawo eyajjamu omukyala olubuto amale afe kugenze mu maaso Dr Moses Muhwezi yaggulwaaako misango Mercy Ampaire mu butanwa n’okutta omwana omuto mu bugenderevu Omujulizi asoose ye musawo yenyini eyamuyambako ng’ebintu bitabuze Dr. Henry Karuhanga nga ye nnanyini ddwaliro lya Mulago Medical Centre ategeezezza kkooti […]

NRM yakwongera okuyulika- Muntu

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

Ssenkagale w’ekibiina kya FDC Gen Mugisha Muntu asabye abavuganya gavumenti okukozesa enjawukana mu kibiina kya NRM okufunza obuyinza. Bwabadde aggulawo ttabamiruka ono Gen Mugisha Muntu alagudde nga NRM bwegenda okunafuwa nga ttabamiruka ow’omulundi ogwe 15 awedde. Muntu ategegezezza nga ab’oludda oluvuganya gavumenti bwebasaanye okukozesa akakisa […]

Abe Butabika basenguddwa

Ali Mivule

December 5th, 2014

No comments

N’okutuusa kati abantu abaagobeddwa mu lutobazi lwe Butabika bakyatubidde nga bebuuza wwa ew’okulaga. Bano poliisi ekedde kumenya maka gaabwe saako n’okubakubamu ttiya gaasi nga era kati banji batudde wansi bibasobedde. Mu kavuvungano kano waliwo n’omwana owa wiiki 3 azuuliddwa nga ebitaka byamuyingidde mu nyindo ne […]

Etteeka ku bisiyaga likomyeewo

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

Kawefube w’okuzza etteeka ku bisiyaga akomyeewo mu palamenti Ababaka abakulembeddwaamu owe kawempe mu bukiikakkono Latif Ssebaggala atandise okwekengera ensonga lwaki etteeka lino likyagaanye okudda Ssebagala agamba nti bakungaanye emikono egisoba mu 250 era nga bategese okuyisa etteeka lino libeere ekirabo eri bannayuganda ekya kulisimaasi Ono […]

Endabirwaamu zibatemye nebafa

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

Abantu 2 bafiiriddewo oluvanyuma lw’endabiraamu zebabadde batikkula okubagwiira nezibasalasala , nga bino byona bibede wano mu-kibangirizi kyabannamakolero kulguudo namba musanvu. Enjega eno ebadde ku kkampuni etunda endabirwamu eya  Chandi Interior design limited nga bano endabirwamu zibagwiridde bazitikkula kuva ku ki konteyina. Akulira poliisi enzinya mooto  […]

Abavubuka bazzeeyo e Luzira

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

Abavubuka b’ekisinde kya the Jobless youth’s bongedwayo ku alimanda e Luzira ku misango gy’okukuba enkungaana ezimenya amateeka. Munnamateeka w’abavubuka bano Isaac Semakadde ,abadde asabye abantu be beeyimirirwe wabula omulamuzi  Moses Nabende n’asaba oludda oluwaabi okuleeta abajulizi mu wiiki 1 yokka, omusango guno gufundikirwe nga kati […]

Abalya enguzi bakangavvulwe

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

Amyuka akulira  kkooti ewulira emisango gy’abakenuzi , omulamzi  Lawrence Gidudu ,ategezezza nga eky’okukyuusa obukyusa abalamuzi ababa balidde enguzi bwekitamala wabula basaana okukangavvulwa. Nga ayogerera mu lukungaana lw’okulwanyisa enguzi, Gidudu ategezezza nga kino bwekijja okwewaza abalamuzi abalala okulya enguzi, ssinga bala abanaabwe nga bakangavvulwa. Gidudu era […]