Ebyobusuubuzi

Ab’e Mukono balwanira ttaka lya lufula

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi Mukono yayitiddwa okukakanya embeera ng’entabwe, oluvanyuma lwenkayana ze ttaka ku ttaka lya lufula mu kibuga.

Eno abasaveya, ababadde bazze okupunta poloti okutudde lufula ekyajje abasubuzi mu mbeera.

Poloti eno esangibwa mabaga wskatale ak’omu Kikko e Mukono, nga ya Kayitiro Binaisa.

Kati wabaddewo okuwanyisiganya ebisongovu wakatu abasubuzi, abakolera mu lufula eno ne mukyala wa Kayitiro.

Kayitiro agambye nti yayazika Kato ekifo kino okulimirako, wabula nakyezza era omusango gukyali mu kkooti ye gombolola yamasekati gekibuga Mukono.