Amawulire
Omubaka we Buyaga asimatuse akabenje.
Bya Magembe sabiiti.
Omubaka we Buyaga east Eric Kyali Musana tutegeezeddwa nga nga bwasimatusse akabenje, nga ono akabenje akafuniddwa wano ku luguudo olugatta Kampala ku Mityana.
Ayogerera police ya Wamala Region Nobert Ochom agamba nti omubaka ono okuggawa ku kabenje abadde avuga motoka namba UBD- 441 R prado.
Eno emotoka okufuna emitawaana emaze kuwaba neeva kuluguudo okukakana nga emulindigudde enumbe yekiggwo.
Mukaseera kano addusiddwa mu dwaliro e Nakasero nga biwala taka .
Sound: