Amawulire
Temutiiririra Buganda-Katikiro
Bya Shamim Nateebwa
Katikkiro wa Buganda charles Peter Mayiga alabudde ababaka abava mu Buganda obutatiirira Buganda balemere ku nsonga za Buganda ssemassonga 5.
Bino Katikiro abyogeredde mu lukiiko lw’akabondo k’ababaka abava mu Buganda olukubiriziddwa ssente waabwe Muyanja Ssenyonga nga era bakonye nekunsonga ya federo.
Omubaka Ssenyonga ategezezza nti Federo ssiyakuyamba Buganda yokka wabula neBuganda yonna okutwaliza awamu mu nsonga zenkulakukulana
Wabula ababaka bano abali ku bugenyi obutongole wali e Bulange Mengo, basabye Katikiro basisinkanemu ssabasajja bateese ku nsonga ez’enjawulo.