Amawulire
Ssejjusa akyawumudde
Eyali akulira ekitongole ekikessi gen David Ssejusa awandikidde spiika wa palamenti Rebecca Kadaga ng’asaba oluwummula lwe lwongezebweeyo.
Kino kizze nga wakayita olunaku lumu lwokka ng’amaggye gategeezezza nga bwegagaala okufuna anasikira Ssejusa mu palamenti
Ng’ayita mu munnamateeka we Joseph Luzige , Ssejusa agamba nti akyetaaga emyezi esatu okumaliriza by’akola mu Bungereza