Ebyobulamu

OKuwummula ku Mulimu kikosa obwongo

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

retirement

Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti omuntu yenna bw’awummula ku mulimu alian engeri gy’akosebw aku bwongo.

 

Kino kiva ku birowoozo ebyesomba nga byekuusa ku muntu engeri gy’aba agenda owkeyimirizaawo nga talina mulimu.

 

Ate abalala nebwebaba balian eky’okukola bababalowooza nnyo ku ngeri y’okuzibikira aawabadde wava omusaala

Ng’gyeeko ebibiri ate bbo abalala baba balowooza ku ngeri gyebagenda okukozesaamu pension waabwe obutadda mabega

Abanonyerezza bano okuva mu kibiina kya bannasayanasi ekya IEA bamaliriza nga bawa abantu amagezi okukola okutuusa nga beekakakasizza nti batuuse okuwummula olw’obulamu bwaabwe n’ebyunfuna byaabwe okubeera ebirungi.