Amawulire

DP ku nkyukakyuka- tewali kipya

Ali Mivule

March 3rd, 2015

No comments

Ab’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya  Democratic Party eky’okukyuusasuusa mu baminisita okwabaddewo ku nkomerero ya wiiki ewedde bagamba kwabadde kuddira mwenge gukatuuse neguteekebwa mu ccupa empya. Mu nkyukakyuka zino abamu ku ba minisita baasuliddwa nga kuliko eyabadde abadde minisita w’ebyensimbi  Maria Kiwanuka n’abadde ssabawolereza wa gavumenti Peter Nyombi […]

Mwanjule obugagga bwammwe- Kaliisoliiso

Ali Mivule

March 3rd, 2015

No comments

Kaliisoliiso wa gavumenti mukyaala  Irene Mulyagonja  asabye abakulembeze bonna okwanjula eby’obugagga byabwe nga bwekirambikiddwa mu mateeka.   Nga asisinkanyemu omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga olukulu  Rebecca Kadaga amakya galeero, mukyaala Mulyagonja ategezezza nga abakulembeze bwebatalina kusukka nsalesale wa nga 31 omwezi guno nga tebanabirangirira.   Mulyagonja era […]

Envunza zituuse e Masaka

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Envunza zivudde e Busoga nga kati ziri Masaka. Envunza zino zirumbye bantu ku kyaalo Kasubi Kimaanya kyabakuza Abantu okuva mu maka 65 beebamaze okukosebwa ng’abasinga baana na bakadde Ssentebe w’ekyaalo kino Anselm Ssengendo agambye nti tebalina ngeri gyebayambamu bantu okuleka okubakunga okukuuma obuyonjo. Omu ku […]

Eby’okucanga abaana e Mulago bikyuse- abazadde balimba

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Ensonga z’abazadde abalumiriza ab’eddwaliro lye Mulago okucanga omwana waabwe nebabawaamu afudde kyaddaaki zifundikiddwa Alipoota evudde mu ndagabutonde eyakolebwa eraga nti omwana ono ddala wa bazadde bano abemwegaana. Omwana ayogerwaako yazaalwa n’afa era nga wa Sanyu ne Fred Nyongesa abe Kasubi. Akulira eddwaliro lye Mulago Byarugaba […]

Ba minista abapya- endowooza za Njawulo

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga Prof. Gilbert Bukenya agamba nti enkyukakyuuka mu lukalala lwa ba minisita  zigendereddwaamu kusiima bawagira kya pulezidenti Museveni kwesimbawo yekka Olunaku lwajjo pulezidenti yalangiridde enkyukakyuka mu ba minisita nga mu beyasudde kwekwabadde ssabawolereza wa gavumenti Peter Nyombi ne minisita akola ku by’ensimbi […]

Abavubuka basiimye Museveni- Walonze bulungi

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Abavubuka b’ekibiina kya NRM bazzemu okulaga obuwagizi bwabwe eri pulezidenti Museveni okwesimbawo mu 2016 awatali amuguganya okuva mu kibiina. Nga ayogerako eri bannamawulire amakya galeero, ssentebe w’abavubuka mu kibiina  Dennis Namara ategezezza nga bwebasaanye okusasula omukulembeze w’eggwanga olw’enkulakulana gy’aleese mu ggwanga nga kyakwongera n’obumu munda […]

Engo ebalumbye

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Abatuuze ku byaalo ebisoba mu 4 mu gombolola ye Buwunga mu disitulikiti ye Masaka bali mu kutya oluvanyuma lw’engo eyabalumbye. Ebyaalo ebisinze okukosebwa kuliko  Bujja, Bukyulo, Kibindi, Kayijja n’ebirala nga era abatuuze bagamba engo eno ebamalidde ebisolo nga batya bweva ku bisolo yakudda ku bbo. […]

Abalina “Typhoid” baweze 1000- Ebizimbe biggaddwa

Ali Mivule

March 2nd, 2015

No comments

Ekirwadde ky’omusujja gwomubyenda  ekya typhoid kyongedde okuwanika amatanga mu ggwanga nga kati abaakakirwala mu Kampala wokka baweze 1000. Akulira eby’obulamu mu KCCA David Seruka ategezezza nti kati abalwadde bajanjabibwa mu malwaliro ga KCCA okwetolola Kampala. Seruka agamba kati bafumvubidde okulaba ga balinya omusujja guno ku […]

Ebizimbe bitaano bigadwa lwa Bujama.

Ali Mivule

March 1st, 2015

No comments

    E kitongole ekya Kampala Capital City Authority kigadde  ebizimbe 5, nga ensonga yeekusa kubutaba namazzi mayonjo KCCA okuvaayo  bweti kidiridde ekirwade ky’omusujja gw’omubyenda oguvva kubujama  okulumba kampala , nga kakano abantu abantu 600 bebakakwatibwa ekirwade kino. Twogedeko na amyuka omwogezi wa Kcca Robert […]

Ba minisita bakyusidwa

Ali Mivule

March 1st, 2015

No comments

      Omukulemebeze we gwanga Yoweri kaguta museveni  akoze enkyukakyuka ez’omugundu mu ba minister be , bangi nebasuulibwa, songa abalala bagude mugafo. Mubakyusidwa kuliko; – MARY KARORO OKURUT afuuse minister akola ku butebenkevu. JIM MUHWEZI -yakola ku by’amawulire kko n’okulungamya egwanga. MATIA KASAIJA – […]