Uncategorized

Ssalongo bamusanze ku mbizzi

Ssalongo bamusanze ku mbizzi

Ivan Ssenabulya

September 14th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo

mu mawulire agempuna, police y’e Nabyewanga mu gombolola y’e Nkozi e Mpigi eriko ssemaka gwekutte bwebamusanze, yeberese ku mbizzi anyumya akaboozi.

Akwatiddwa nga Ssaalongo mulamba mutuuze w’e Nabyewanga era ssemaka n’abaana mukaaga.

Ono asangiddwa omu ku batuuze ku mbizzi ya George Musiitwa mu kasiko okumpi n’amaka ge, kwekukuba enduulu ekunganyizza abe bulle ne bweya.

Atwala police mu kitundu Joshua Rugwiza agambye nti omukwate akumibwa ku police e Nabyewanga ng’agguddwako gwakwagala nsolo, amawano genyini.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *